Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 276 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

bakutte omusajja n’enjaga ku kisaawe entebe

February 14, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi n’ebitongole ebirala eby’ebyokwerinda ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe bakutte nebagalira musajja mukulu Maurice Henrick Martin 48, munnansi w’eggwanga lya Netherlands nga abadde ayolekera Italy ngateberezebwa okukusa enjaga. Ono bweyakebereddwa yasangiddwa n’enjaga nga agikwese mu ngatto era nga wakusasula bukadde 10 oba okusibwa obulamu bwe bwonna.