Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Omukungu wa MTN uganda omulala agobeddwa mu yuganda

February 15, 2019 · Mubiru Ali

Chief Executive Officer wa @MTN Uganda Mr.Wim Van Helleputte ekiro ekikeesezza olwaleero atikiddwa ku nnyonyi nazzibwa okwaboobwe e Belgium ku misango egyekuusa kukutataganya wamu n’okussa ebyokwerinda by’eggwanga mu katyabaga.
Kino kizze oluvannyuma lw’abakozi abalala 4 nabo okuzzibwa okwaboobwe ku naonga yemu.
Director wa CID Grace Akulo avuddeyo ku mukutu gwa WhatsApp ogwa Bannamawulire abawandiika ku misango nga Gino nakakasa kino wabula ebisingawo nabijuliza Poliisi.
Ye omwogezi wa Poliisi Fred Enanga naye yakikasizza era nategeeza nti ono yabadde wakufuluma eggwanga ekiro ekikeesezza olwaleero.