Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 243 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

obwakabaka bwa buganda butandise kaweefube w’okuzzaawo obutonde bw’ensi

Obwakabaka bwa Buganda nga buli wamu ne bannamikago aba Habitat For Humanity ne Prometra Uganda, batandise kaweefube w’okuzzaawo…

mabiriizi akubye ssaabawolereza wa gavumenti mu mbuga

Munnamateeka Male Mabirizi akubye Ssaabawolereza wa Gavumenti mu mbuga ng’awakanya ekya Palamenti okukkiriza Gavumenti ewole omugagga FINASI ensimbi…

poliisi ekutte abavubuka abakuba abantu obutayimbwa

Poliisi ya Kampala n’emiriraano ekoze ebikwekweeto mwekwatiddwa abavubuka abagambibwa okubeera mu kibinja ekikuba abantu amayinja g’aminzani ne bababba.…

enkuba erese abatuuze ku byalo 6 nga bakaaba twawa

Abatuuze ku byalo mukaaga okuli; Kyattuulo, Gayaaza A ne B, Kasekera, Kyamayiba n’e kidokolo ebisangibwa mu ggombolola y’e…

giso w’e bukomansimbi atemeza mabega wamitayimbwa

Omubaka wa Pulezidenti mu Disitulikiti y’e Bukomansimbi Dr Saziri Mayanja atabukidde avunaanyizibwa ku by’okwerinda mu Ggombola y’e Kitanda…

abasiraamu abavunaanibwa ogw’okutta kaweesi bagaaniddwa okweyimirirwa

Kkooti yensi yonna ewozesezza emisango gya nnagomola eyongezaayo okweyimirwa kw’abantu abali kumusango gw’okutibwa kwa AIGP Felix Kaweesi nga…

omusirikale wa poliisi eyakwatibwa kuby’okwazika emmundu afudde

Omusirikale wa Poliisi PC Gideon Mbirire 26 nnamba 63516, omubbi gweyalonkomye okubapangisa emmundu ne bagibisa afudde. Ono abadde…

unra etandise okuddaabiriza oluguudo lw’e masaka mu lwera

Abakozi okuva mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Yuganda ekya Uganda National Roads Authority badduse zambwa okutuuka mu…

abavuzi ba takisi e bwayise bazudde omulambo gw’omwana

Abavuzi ba Takisi ku siteegi y’e Bwaise ku luguudo lwa Northern Bypass bazudde omulambo gw’omwana ogubadde gusuuliddwamu mu…