Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 232 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

poliisi ekutte abavubuka abakuba abantu obutayimbwa

March 23, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi ya Kampala n’emiriraano ekoze ebikwekweeto mwekwatiddwa abavubuka abagambibwa okubeera mu kibinja ekikuba abantu amayinja g’aminzani ne bababba.
Ebikwekweeto bino byakoleddwa Poliisi y’oku Paaka enkadde ku luguudo lwa Ben Kiwanuka mwebakwatidde abavubuka 3 nga bano bateberezebwa okubeera emabega w’okulondoola abantu ne babakuba oluvannyuma n’ebababbako ebintu byabwe naddala mu budde obw’akawungeezi.