Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 235 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

abasiraamu abavunaanibwa ogw’okutta kaweesi bagaaniddwa okweyimirirwa

March 23, 2019 · Mubiru Ali

Kkooti yensi yonna ewozesezza emisango gya nnagomola eyongezaayo okweyimirwa kw’abantu abali kumusango gw’okutibwa kwa AIGP Felix Kaweesi nga entabwe evudde kuludda lwa Gavumenti oluwaabi n’olwa Bannamateeka babavunaanibwa okulemererwa okutuukiriza Kkooti byeyabasaba.
Bano kuliko Abdurashid Mbaziira, Aramanzani Higenyi, Yusufu Mugerwa, Buruhan Balyejjusa, Yusuf Nyanzi, Shafiq Kasujja, Joshua Kyambadde ne John Kalyango.
Bano basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Lydia Mirembe ayongezaayo okweyimirirwa kwabwe.