giso w’e bukomansimbi atemeza mabega wamitayimbwa

Omubaka wa Pulezidenti mu Disitulikiti y’e Bukomansimbi Dr Saziri Mayanja atabukidde avunaanyizibwa ku by’okwerinda mu Ggombola y’e Kitanda GISO Hussein Mutaka era n’alagaira Poliisi emutwale mu mbuzi ekogga kubigambibwa nti abadde aggya ssente ku bantu abeewandiisa okufuna Ennangamuntu.
Ono bamukwatidde mu lukiiko lw’ebyokwerinda olwatuuziddwa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM Hajji Shafiq Mwanje mu madduuka e Kikuuta.
Abatuuze be bayatuukirizza GISO Mutaka mu maaso ga RDC Dr Saziri Mayanja n’omumyuka we Hanipher Kalaadi nti abasoloozaako ssente n’alyoka abakkiriza okwewandiisa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
ABATUUZE E GOMBA BATEMYE ABABAGOBA KU TTAKA