Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 214 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abantu bana bakwatiddwa Poliisi ku by’abalongo ba Minisita Kibuule

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango avuddeyo n’ategeeza nti Poliisi ekutte abantu 4 nga bakozi mu…

Nga ye Bobi Wine akyalya butaala nga bamukwata n’emmundu? – Mayambala

Musitaafa Mayambala mukwano gwa Abdallah Kitatta eggulo ku kkooti y’amaggye nga Kkooti emaze okusingisa Kitatta omusango gw’okusangibwa n’ebyokulwanyisa…

Omuvubi agudde mu nnyanja nafiirawo

Abatuuze ku kyalo Katuba omuluka Buwanzi mu Ggombola y’e Buwoya mu Disitulikiti y’e Buvuma baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lwamutuuze…

Omuntu omu atomeddwa emotoka e Matugga nafiirawo

Waliwo Omusajja eyafiriddewo embulaga oluvannyuma lw’okutomerwa emotoka eyabadde ewenyuuka obuweewo. Akabenje kano kaagudde Matugga ku Bombo road mu…

Basir wakuvunaanibwa gwakutta bekalakaasi

Eyali omukulembeze wa Sudan eyamamulwako abakerakaasi Omar al-Bashir wakuvunaanibwa omusango gw’okutta abekalakaasi abaali bawakanya enfuga ye akulira oludda…

Kitalo! Eyaliko omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda afudde

Kitalo! Eyaliko omukubiriza (Speaker) w’olukiiko lwa Buganda olukulu mu 2012 ne 2013, Owek. Musa Kaddu Sserunkuuma afudde. Gutusinze…

CEO wa UNOC alekulidde

Eng. Dr. Josephine Wapakabulo, nga yakola nga Chief Executive wa Uganda National Oil Company (UNOC) alekulidde. Ono agamba…

Kitalo! Abalongo ba Minisita Kibuule bagudde mu Swimming Pool nebafiiramu

Kitalo! Abalongo ba Ssaalongo Hon. Ronald Kibuule Omubaka akiikirira Mukono County North era nga ye Mubeezi wa Minisita…

Obwakabaka bukungubagidde Oweek Arthur Bagunywa.

Obuganda bukungubagidde omugenzi Oweek Arthur Bagunywa mu kusaba okubadde mu Lutikko e Namirembe. Maama Nnabagereka, Namasole, Ssaabaganzi, Abalangira…