Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Basir wakuvunaanibwa gwakutta bekalakaasi

May 14, 2019 · Mubiru Ali

Eyali omukulembeze wa Sudan eyamamulwako abakerakaasi Omar al-Bashir wakuvunaanibwa omusango gw’okutta abekalakaasi abaali bawakanya enfuga ye akulira oludda oluwaabi Gen. Al-Waleed Sayyed Ahmed bweyategeezezza olunaku lw’eggulo.
Omar al-Bashir wamu n’abakulembeze abalala abaali mu Gavumenti ye bavunaaniddwa lwakukuma muliro mu basirikale wamu n’okwenyigira mukutta abekalakaasi.
Emisango gyaleeteddwa oluvannyuma lw’okukola okunoonyereza ku kufa kw’omusawo eyatibbwa mu kwekalakaasa mu Disitulikiti y’e Burri.