Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 206 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omuvubi agudde mu nnyanja nafiirawo

May 14, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Katuba omuluka Buwanzi mu Ggombola y’e Buwoya mu Disitulikiti y’e Buvuma baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lwamutuuze munaabwe Batuli Paul 30, okuggwa mu nnyanja nabbira nafiirawo ate ye Muwanika Ali bwebadde ku lyato nasimattuka nga bano bombi bavubi.
Bano baabadde basaabalira ku lyato ery’embaawo omuyaga ogw’amaanyi negubazinda negukuba eryato neribayiwamu.