Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 206 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omuntu omu atomeddwa emotoka e Matugga nafiirawo

May 14, 2019 · Mubiru Ali

Waliwo Omusajja eyafiriddewo embulaga oluvannyuma lw’okutomerwa emotoka eyabadde ewenyuuka obuweewo. Akabenje kano kaagudde Matugga ku Bombo road mu Wakiso district.
Omugenzi yategeerekeseeko lya Waswa 20, nga abadde makanika wa Piki piki e Matugga. Ono yabadde atambulira ku piki piki Bajaj Boxer nnamba UDL 879C nga yatomeddwa motoka kika kya Tip Forward wabula etategeerekese nnamba.
Akulira police y’ebidduka e Matugga, Nyonjo Keneth yakakasiza akabenje kano nategeeza nti Poliisi yatandise dda omuyiggo gwa ddereeva n’emotoka eyakoze akabenje.