Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Nga ye Bobi Wine akyalya butaala nga bamukwata n’emmundu? – Mayambala

May 14, 2019 · Mubiru Ali

Musitaafa Mayambala mukwano gwa Abdallah Kitatta eggulo ku kkooti y’amaggye nga Kkooti emaze okusingisa Kitatta omusango gw’okusangibwa n’ebyokulwanyisa yagambye bwati:
“Bwekiba nga Bobi Wine omuntu owabulijjo yakwatibwa n’emmundu n’amasasi mu Arua wabula neyejeerezebwa emisango gino ate ye Kitatta akolera Gavumenti omusango gumulemeddeko so nga ye Bobi Wine atali wa Gavumenti alya butaala.”