Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 318 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Col. Walaka alondoddwe okuduumira aba LDU mu Kampala

Col. Mike Walaka Hyeroba alondeddwa okuduumira abasirikale b’eggye ekkuuma byalo erya LDU mu Kampala yonna okusobola okunyweza obukuumi…

Abantu e 82 abakereddwa olwaleero bonna tebalina kirwadde kya COVID-19

#COVID19UGUpdates; Minisitule y’ebyobulamu egamba nti Abantu 82 abakebereddwa olunaku olwaleero ebivaayo biraga nti bonna tebalina kirwadde kya #COVID19.…

Tewali akirizibwa kukuba Munnayuganda – Gen. David Muhoozi

Omuduumizi w’eggye lya Uganda People’s Defence Force – UPDF Gen. David Muhoozi avuddeyo neyetondera abasuubuzi abakubwa abasirikale b’eggye…

Pastor Yiga asindikiddwa e Luzira

Omusumba w’Abalokole Yiga Augustine asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Mwanga II navunaanibwa omusango gw’okugezaako okusaasanya ekirwadde…

Grace Ssekatte apooca na COVID-19 mu Amerika

#Wolokoso Omuyimbi wa The Golden Production / Band Grace Sekamatte y’omu ku bantu abapooca n’ekirwadde kya #COVID-19 mu…

Kitalo! Munnayuganda afiiridde e UK obulwadde bwa COVID-19

Kitalo! Omusumba w’Abalokole Paddy Kayiwa eyatandikawo Gaba Community Church afiiridde e London, United Kingdom oluvannyuma lw’okukwatibwa ekirwadde kya…

Abalina COVID-19 mu Yuganda baweze 33

Abantu abalala basatu ku Bantu 206 abakebereddwa olwaleero bebasangiddwa nga balina ekirwadde kya #COVID-19. Bano bonna babadde mu…

Daddy Andre namukyawa lwakugaana kwekebeza – Angella Katatumba

Omuyimbi Angella Katatumba avuddeyo ku bya Daddy Andre, “Mbulamusizaako mwenna, Nvuddeyo okwanukula abo ababadde bambuuza ku kiriwo wakati…

Fr. Kiibi akwatiddwa n’abagoberezi 7 lwakunyomoola kiragiro kya Pulezidenti

Fr. Deogratius Kiibi owa Mpigi Town Catholic Parish mu Disitulikiti y’e Mpigi akwatiddwa naggalirwa lwa kujeemera kiragiro kya…