Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Kitalo! Munnayuganda afiiridde e UK obulwadde bwa COVID-19

March 30, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!

Omusumba w’Abalokole Paddy Kayiwa eyatandikawo Gaba Community Church afiiridde e London, United Kingdom oluvannyuma lw’okukwatibwa ekirwadde kya #COVID-19 ekireetebwa akawuka ka Corona Virus. Okusinziira ku Pastor Peter Kasiriivu, Kayiwa yafudde ku Sunday akawungeezi.