Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 293 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Fr. Kiibi akwatiddwa n’abagoberezi 7 lwakunyomoola kiragiro kya Pulezidenti

March 29, 2020 · Mubiru Ali

Fr. Deogratius Kiibi owa Mpigi Town Catholic Parish mu Disitulikiti y’e Mpigi akwatiddwa naggalirwa lwa kujeemera kiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni eky’abantu obutaddamu kukungaana. Ono okukwatibwa asangiddwa nga akulembeddemu emisa.Okusinziiira ku District Internal Security Officer (DISO), Captain Godfrey Marovu, agamba nti Fr. Kiibi asangiddwa n’abantu 7 bwebabadde mu misa nga bakuumirwa ku Poliisi y’e Mpigi.