Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Abalina COVID-19 mu Yuganda baweze 33

March 29, 2020 · Mubiru Ali

Abantu abalala basatu ku Bantu 206 abakebereddwa olwaleero bebasangiddwa nga balina ekirwadde kya #COVID-19. Bano bonna babadde mu ‘Institutional quarantine’. Babiri ku bbo ba famire emu Maama ne muwala we nga ba Mwami okuva e Masaka omu ku basooka okuzuulibwa omwenda nga bweyava e Dubai yatuukira mu famire ye. Wabula oluvannyuma lw’okuzuula omuntu omu ab’ekitundu bamusaba agenda bamukebere ebyavaayo nebiraga nti mulwadde.
Ye ne Mukyala we wamu ne muwala we nebatwalibwa mu ‘quarantine’ Entebe. Omulala mulenzi wa myaka 15 nga yava ku ssomero mu UK nga March 21 nga naye abadde mu ‘quarantine’.
Kati abalwadde baweze 33. #COVID19UG #COVID2019 #COVID2019UG