Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Tewali akirizibwa kukuba Munnayuganda – Gen. David Muhoozi

March 30, 2020 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’eggye lya Uganda People’s Defence Force – UPDF Gen. David Muhoozi avuddeyo neyetondera abasuubuzi abakubwa abasirikale b’eggye ekkuuma byalo erya LDU bwebaali batekesa ebiragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu nkola ekyokuwera obutale obutali bwa mmere wamu n’entambula ey’olukale ku lw’okuna.Gen. Muhoozi agamba nti tewali muntu yenna alina ddembe kukuba Munnayuganda, baali basobola okukozesa enkola endala okusendasenda abantu bano okuva ku kubo. Enkwata gyebakwatibwamu yali mbi nnyo. Abakikola kino bakwatibwa era bakukolebwako mu mateeka.