Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Abantu abalala 21 bazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

Minisitule y’Ebyobulamu yavuddeyo olunaku lw’eggulo netegeeza nta Abantu abalala 21 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 okuva mu ‘samples’ 1593…

Omulimu gw’okuddaabiriza Ppaaka enkadde gutandise

Omulimu gw’okuddaabiriza Ppaaka enkadde kugenda mu maaso nga batandise okusima ettaka okutereeza entambula y’amazzi, okuzimba ebisenge, okutereeza ppaakingi…

Munnayuganda omulala afiiridde e Bungereza

Omusawo Munnayuganda Dr. Dr. Eric Labeja-Acellam 69, ku Ddwaliro lya University Hospital Lewisham yaffa ekirwadde kya #COVID-19 mu…

Poliisi e Soroti ekutte piki piki 60

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Soroti ekoze ekikwekweto kyanaku 3 mwekwatidde piki piki 60 nga zino abagoba…

Ababaka abatanakozesa obukadde 20 obwabaweebwa bubakeeredde

Ababaka ba Palamenti abatanakozesa obukadde 20 obwabaweebwa okukozesa mu kiseera kino ekya #COVID-19 baweereddwa nsalesale wa 27 May…

Embeera ekisaawe ky’e Namboole gyekirimu eyungula ezziga

#SimbaSportsUpdates; Minisita okwogera bino yabadde kyavudde ku kisaawe kye Namboole obutatuuka ku mutindo n’obukwakulizo obwateekebwawo ekibiina ekitwala omupiira…

Juliana yazadde omwana mulenzi

#Wolokoso; Juliana Kanyomozi* yazadde omwana mulenzi gweyatuumye Taj. Yoga yoga Juliana, kulika baby.

Ku Nsalo e Namanga ba Ddereeva befumbira

Ddereeva wa Tuleera nga afumba futaali kwanasiibulukukora nga bwalinda okukeberebwa ekirwadde kya #COVID-19 nga tanayingira Kenya ekyobuwaze eri…

Okuwulira oguvunaanibwa Sakwa kwongezeddwayo

Chief Magistrate wa Kkooti ya Jinja Jessica Chemeri ayongezzaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa RDC wa Jinja Eric Sakwa okutuusa…