Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live

Omulimu gw’okuddaabiriza Ppaaka enkadde gutandise

May 14, 2020 · Mubiru Ali

Omulimu gw’okuddaabiriza Ppaaka enkadde kugenda mu maaso nga batandise okusima ettaka okutereeza entambula y’amazzi, okuzimba ebisenge, okutereeza ppaakingi n’okulamba emotoka wezinabeera wamu n’amakubo gabebigere.
Ppaaka egenda kubeerako ebintu eby’enjawulo okuli kaabuyonjo, Poliisi, ne offiisi era nga omulimu gwakutwala emyezi 3.
📸 Kampala Capital City Authority – KCCA