Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 190 listening Simba FM Live

Poliisi e Soroti ekutte piki piki 60

May 14, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Soroti ekoze ekikwekweto kyanaku 3 mwekwatidde piki piki 60 nga zino abagoba baazo tebagondera kiragiro kya Pulezidenti ekya piki piki okukoma essaawa ekumineemu nezo eziri mu mbeera embi.
Okuzekeneenya kugenda mu maaso era nga Bannyinizo balina okugenda ne kkaadi yaayo wamu ne nnangamuntu okukakasa obwannanyini olwokuba obubi bwa piki piki bubadde bukyaase nnyo mu Disitulikiti ezirinaanyeewo.
ASP David Ongom
Regional Spokesperson East Kyoga.