Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ababaka abatanakozesa obukadde 20 obwabaweebwa bubakeeredde

Ababaka ba Palamenti abatanakozesa obukadde 20 obwabaweebwa okukozesa mu kiseera kino ekya #COVID-19 baweereddwa nsalesale wa 27 May okuzzaayo ensimbi zino.
Ebbaluwa eyawandiikiddwa clerk wa Palamenti Jane Kibirige nga 12-May egamba nti Paliamentary Commission okusinziira ku lukiiko olwatuliddwa nga 11-May akakiiko kano kawabudde nti Ababaka abakozesa ssente zino nga 5-May terunatuuka bbo balina okuwaayo embalirira.
Bbo abo abatanakozesa nsimbi zino okutuusa olwaleero basabiddwa ensimbi zino okuziwa COVID19UG District Task Force nga bayita mu Chief Administrative Officer (CAO), ate abo abakiikirira Special Interest Groups nga Abakozi balina kuziwa National Task-force.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort