Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 1,254 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita Kiwanda asisinkanye Katikkiro wa Buganda

Minisita omubeezi ow’ebyobulambuzi Hon. Godfrey Kiwanda Ssuubi, Hon. Ruth Nankabirwa, Hon. Margaret Nantongo Zziwa, bakyaddeko embuga okubaako byebaloopera…

Omutegesi w’ebivvulu yeyambudde lwa mabanja

Omutegesi w’ebivvulu Bukenya avudde mu mbeera neyeyambula nakunnumba bute ku Calendar e Makindye nga alaga obutali bumativu bwe…

Ssentebe wa EOC avunaaniddwa

Kkooti evunaana abali b’enguzi n’abakenuzi etuula e Kololo olunaku olwaleero evunaanye Ssentebe w’Akakiiko ka Equal Opportunities Commission Uganda…

Luwalo Lwaffe, Amagombolola okuva e Kyaggwe, Gomba ne Ssingo bakiise embuga

Omumyuka wa Katikkiro Asooka era Minisita w’Emirimu, Obuyiiya ne Tekinologiya yakiikiridde Katikkiro okutikkula abantu ba Ssaabasajja abakiise embuga…

Latif Ssebagala avudde mu lw’okaano lwa Loodi Meeya

Latif Ssebagala Sengendo Munnakibiina kya National Unity Platform eyaweereddwa bbendera okwesimbawo ku bwa Loodi Meeya avudde mulwokaano. Ssebagala…

Olutindo Kyesebere luguddemu

Olutindo lwa Kyesebere ku luguudo lwa Bulambuli – Moroto luguddemu ow’enkuba eyasuze efuddemba ekiro kyonna nga kati eby’entambula…

Eddwaliro ly’e Kabale liteereddwamu ebitanda

Eddwaliro lya Kabale Regional Referral Hospital liteekeddwamu ekifo awateekebwa abalwadde abayi ennyo, ebitunda wamu n’ebyuuma ebiyamba mu kussa…

Essudiro lya Moka Energy likutte omuliro

Essundiro lya Moka Energy e Mpala, ku luguudo lwe Entebe likutte omuliro. Ekitongole kya Uganda Police Force ekizinya…

Abaagala ebiwandiiko bya Pulezidenti Museveni munuune ku vvu

Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission  Uganda kavuddeyo nekategeeza nti empapula z’obuyigirize bwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni zeyakozesa mu…