Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,135 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omutegesi w’ebivvulu yeyambudde lwa mabanja

September 23, 2020 · Mubiru Ali

Omutegesi w’ebivvulu Bukenya avudde mu mbeera neyeyambula nakunnumba bute ku Calendar e Makindye nga alaga obutali bumativu bwe olwa Gavumenti okulwawo okubaliyirira.
Bukenya agamba nti Gavumenti yasazaamu ebivvulu byabwe olwa #COVID-19 so nga yali yewoze ensimbi okubitegeka nga ne ssente zebabasuubiza okubaliyirira waliwo ababakuba ekikono abaagala okuzirya.