Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,145 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Latif Ssebagala avudde mu lw’okaano lwa Loodi Meeya

September 22, 2020 · Mubiru Ali
Latif Ssebagala Sengendo Munnakibiina kya National Unity Platform eyaweereddwa bbendera okwesimbawo ku bwa Loodi Meeya avudde mulwokaano.
Ssebagala avuddeyo nategeeza nti wetaaga okubaawo obumu mu ludda oluvuganya.
Ssebagala agamba nti asigadde Munnakibiina kya National Unity Platform (NUP) nti era ajja kuwagira Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ku bwa Pulezidenti.
Ssebagala asabye Bannakibiina kya NUP okumutegeera era nti kino akikoze mu mutima mulungi ogw’ekibiina nti era wakuvaayo n’enteekateeka empya mu maaso awo.