Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 354 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita w’Abavubuka, Emizannyo n’Okwewummuza atalaaze Amasaza ga Buganda

Minisita w’Abavubuka, Emizannyo n’Okwewummuza, Owek Henry Sekabembe Kiberu atalaaze Amasaza ga Buganda agawerako mu Buganda nga abunyisa enjiri…

OKWOGERA KWA KABAKA KU LUNAKU LWA GAVUMENTI EZ’EBITUNDU NE BULUNGIBWANSI MU LUBIRI NGA 8 OCTOBER 2020

Buli lwetukuza olunaku lwa Bulungibwansi tuddamu okujjukira okusomoozebwa Buganda kweyiseemu okuviira ddala nga tetunnafuna bwetwaze n’okutuuka leero. Ebintu…

Joshua Cheptegei yamenye likodi y’ensi yonna

#SimbaSportsUpdates; Munnayuganda omuddusi w’emisinde Joshua Cheptegei yamenye likodi ya mita 10000 mu NN Valencia mu kisaawe kya Turia…

Sylvia talabiseeko mu Kkooti

Ssentebe w’Akakiiko ka Equal Opportunities Commission Uganda Sylvia Ntambi olunaku olwaleero talabiseeko mu Kkooti nga akiikiriddwa Munnamateeka we…

Disitulikiti y’e Bukomansimbi efunye Ambulance

Disituliki y’e Bukomansimbi emotoka agafemulago ekika kya B nga erimu buli kimu ekyetaagisa omulwadde okufuna obujanjabi obusookerwako. Eno…

Abakungu okuva mu Equal Opportunity enkya lwebadda mu Kkooti

Abakungu okuva mu kitongole kya Equal Opportunities Commission Uganda (EOC) abavunaanibwa oukozesa obubi offiisi zaabwe ekyaviirako Gavumenti okufiirwa…

Palamenti tetwalibwamu katemba wa Ssegiriinya – Ba Councilor

Ba Councilor abafuna Kkaadi ya National Unity Platform – NUP mu Kawempe North bavuddeyo nebategeeza nga bwetagenda kukiriza…

Abaagala obwa Councilor e Kawempe begaanye Ssegiriinya

Abaweebwa kkaadi ya National Unity Platform – NUP okuvuganya ku bifo bya LC mu Kawempe North bavuddeyo nebewakanya…

SC Villa ekansizza Ssekiranda

#SimbaSportsUpdates; Derrick Ssekiranda yegasse ku SC Villa okuva mu Mengo United. Ono abaddeko mu Proline Academy, KCCA U17, …