Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 479 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Abaagala obwa Councilor e Kawempe begaanye Ssegiriinya

October 6, 2020 · Mubiru Ali

Abaweebwa kkaadi ya National Unity Platform – NUP okuvuganya ku bifo bya LC mu Kawempe North bavuddeyo nebewakanya ekyokuwa Muhammad Ssegiriinya Kkaadi y’okuvuganya ku kifo ky’Omubaka anakiikirira Kawempe North.Charles Sserubiri, nga NUP coordinator owa Kawempe North agamba nti ba Councilor 40 kw’abo 47 batadde emikono ku kiwandiiko ekiwakanya eky’okulondebwa kwa Ssegiriinya nga bagamba nti tasaanidde kifo kino okusinziira ku neeyisa ye.