Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 297 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni ataddewo ennamba ey’obwerere

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mbalamusizza Bannayuganda naddala Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM ennamba yange ey’obwereere eri…

Omusomo gw’Abakiise b’Olukiiko lwa Buganda guggaddwawo

Omusomo gw’Abakiise b’Olukiiko lwa Buganda guggaddwawo Katikkiro ku Buganda Royal Institute e Kakeeka Mengo. Katikkiro asabye abakiise okuwuliziganya…

Omulambo gw’omukyala eyaggwa mu mwala gwazuuse

Oluvannyuma lw’emyezi 5 kyaddaaki omulambo gw’omukyala eyatwalibwa amazzi mu mwala e Nakawa ku bitaala gwazuuliddwa. Cissy Namukasa, 56,…

Enguudo mu Disitulikiti y’e Yumbe zikwasa ku ttama

Ebyentambula mu Disitulikiti y’e Yumbe ne Obongi bisanyaladde oluvannyuma lw’enkuba eyafuddembye nereka enguudo nga ziseerera. Waliwo ne Ddereeva…

Poliisi yakuddamu ebikwekweto mu budde bwa curfew

Omwogezi wa Uganda Police Force mu Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwegenda okuzaawo emisanvu…

Obulabirizi bw’e Mukono buwadde Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze amagezi alage byakoze

Obulabirizi bw’e Mukono buwadde Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze amagezi alage byakoze mu myaaka entaano gyamaze mu…

Ababadde n’emmundu enjigirire e Jinja bakwatiddwa

Agava e Iganga galaga nti abasajja abakubiddwa ebifaananyi nga bambadde T-shirt za National Resistance Movement – NRM nga…

Pulezidenti Museveni yakwasizza abalimi ebyuuma

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lw’eggulo yakwasizza ebibiina by’abalimi ebyuuma ebikozesebwa mu kwongera omutindo ku bintu nga omukolo…

Poliisi ekutte abategese akabaga k’obuseegu

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police SP Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakutte abantu…