Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Poliisi yakuddamu ebikwekweto mu budde bwa curfew
October 12, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force mu Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwegenda okuzaawo emisanvu gya curfew okutandika ssaawa ssatu ez’ekiro. Agamba nti balabye abantu bangi nga banyooma ekiragiro kino nabwekityo tegeka olugendo lwo nga bukyali.