Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Omulambo gw’omukyala eyaggwa mu mwala gwazuuse

October 12, 2020 · Mubiru Ali
Oluvannyuma lw’emyezi 5 kyaddaaki omulambo gw’omukyala eyatwalibwa amazzi mu mwala e Nakawa ku bitaala gwazuuliddwa.
Cissy Namukasa, 56, yaggwa mu mwala nga 2 – May natwalibwa amazzi agamutta omulambo gwe gwazuuliddwa Kasumba Sulaiman 73, mu ku lwomukaaga mu Kanyogoga zone e Namuwongo. Ono agamba nti yalabye akawanga wamu n’amagumba g’omuntu ssaako ne jacket omugenzi gyeyali ayambadde.
Ebisigalira bya Namukasa byatwaliddwa mu ggwanika e Mulago okukolebwako DNA.