Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Omusomo gw’Abakiise b’Olukiiko lwa Buganda guggaddwawo

October 12, 2020 · Mubiru Ali
Omusomo gw’Abakiise b’Olukiiko lwa Buganda guggaddwawo Katikkiro ku Buganda Royal Institute e Kakeeka Mengo.
Katikkiro asabye abakiise okuwuliziganya n’abantu bebakulembera wamu n’okufaayo okulaba nga eby’enjigiriza n’eby’obulamu bitumbulwa mu bitundu byabwe.
Omusomo gutambulidde ku mulamwa ogugamba nti, “Okuzimba Obukulembeze obuzza Buganda ku ntikko”.