Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Enguudo mu Disitulikiti y’e Yumbe zikwasa ku ttama

October 12, 2020 · Mubiru Ali
Ebyentambula mu Disitulikiti y’e Yumbe ne Obongi bisanyaladde oluvannyuma lw’enkuba eyafuddembye nereka enguudo nga ziseerera.
Waliwo ne Ddereeva wa loole amenyese omukono oluvannyuma lwa sitereengi okumukuba bwabadde agezaako okuyita mu kaseerezi kano.