Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 459 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Sports

Joshua Cheptegei yamenye likodi y’ensi yonna

October 8, 2020 · Mubiru Ali

#SimbaSportsUpdates;
Munnayuganda omuddusi w’emisinde Joshua Cheptegei yamenye likodi ya mita 10000 mu NN Valencia mu kisaawe kya Turia mu kiro ekikeesezza olwaleero. Cheptegei yamenyeewo likodi ya Munnansi wa Ethiopia Kenenisa Bekele eyeddakiika 26:17:53. Yataddewo empya eyeddakiika 26:11:02.