Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 270 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Temujja kutambagula Ggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza; “Akadde kagenda kutuuka nga abantu batya n’okukwata ku ssaati ya National Resistance…

Katikkiro avumiridde ebikolwa ebityoboola eddembe lyobuntu

Katikkiro Charles Peter Mayiga enkya ya leero ayongedde eri Bannamawulire n’avumirira ebikolwa ebityoboola eddembe lya Bannayunga ekyaviriiddeko n’abantu…

Tetugenda mu Plan B – Winnie Kiiza

Winnie Kiiza; “Tetugenda mu Plan B. Tusazeewo okuyimiriza enkungaana ezinoonya akalulu nga akabonero akalaga nti tuli wamu era…

Akalulu kaluno kalimu kyekubiira – Kalembe

Nancy Kalembe: “Akalulu kano kalagiddewo obutali bwenkanya. Omu ku ffe akozesa ebintu bya Gavumenti n’ensimbi okwetoloola eggwanga lyonna…

IRCU enenyezza Poliisi olwokukwata Bobi Wine ne Amuriat

Bannaddiini abegattira mu Kakiiko akataba enzikiriza ez’enjawulo mu Yuganda aka Inter-Religious Council of Uganda(IRCU) bavuddeyo nebasaba Gavumenti okuyimbula…

Abakwatiddwa ne Kyagulanyi e Luuka batwaliddwa mu Kkooti

Abantu abamu bakwatiddwa n’omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine basimbiddwa mu…

Norbert Mao ayimirizza okunoonya akalulu

Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti Norbert Mao ku Kkaadi ya Democratic Party Uganda avuddeyo nategeeza nga bwayimirizza okunoonya akululu…

Mulekerawo effujjo – Judith Nabakooba

Minisita wa ICT ne National Guidance Judith Nabakooba avuddeyo ku byabaddewo olunaku lw’eggulo; “Kibi nnyo ekyabaddewo olunaku lweggulo…

Mukasa Mbidde akwatiddwa Poliisi

Omumyuuka wa Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Denis Mukasa Mbidde akwatiddwa Uganda Police Force kubigambibwa nti yennyigidde mu…