Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 356 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Norbert Mao ayimirizza okunoonya akalulu

November 19, 2020 · Mubiru Ali
Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti Norbert Mao ku Kkaadi ya Democratic Party Uganda avuddeyo nategeeza nga bwayimirizza okunoonya akululu okumala ebbanga eritali ggere.
Mao agamba nti akakiiko akavunaanyizibwa ku byokulonda kalina okuvaayo kasseewo embeera esobozesa buli omu okunoonya akalulu oba kasazeemu okulonda.