Temujja kutambagula Ggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza; “Akadde kagenda kutuuka nga abantu batya n’okukwata ku ssaati ya

National Resistance Movement – NRM egudde ku luguudo. Bwebaba baagala kulwana ekyo kyetusinga okumanya.
Tetujja kukiriza bantu abo abewussa bazannya na muliro. Gyetuvudde wala nnyo okulaba omuntu yenna atabangula eggwanga.
Abantu abatalina kyakukolera ggwanga bava e Kampala okujja mu Arua, Kitgum n’awalala ku nguudo ennungi. Mu manyi biki byetwerekerezza?”
Agumizza abawagizi ba National Resistance Movement – NRMobutatya nalabula abo ababalumba nti bajja kukolebwako. Bino abyogeredde mu Disitulikiti y’e Kotido ku Mayor’s Garden gyasisinkanye Abakulembeze ba NRM okuva mu Karamoja.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply