Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 356 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Katikkiro avumiridde ebikolwa ebityoboola eddembe lyobuntu

November 19, 2020 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga enkya ya leero ayongedde eri Bannamawulire n’avumirira ebikolwa ebityoboola eddembe lya Bannayunga ekyaviriiddeko n’abantu abamu okufa.
Agambye nti Obwakabaka bwa Buganda bwagala mirembe era busaba Gavumenti erekeraawo ebikolwa eby’obukambwe ebitabangula Eggwanga era ereme kumenya mateeka nga yeekwasa COVID-19 nneewankubadde ssenyiga ono wabulabe.
Agambye nti tekisoboka nti okutaasa abantu COVID-19 ate bakubwa masasi n’omukka ogubalagala.