Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 356 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Mulekerawo effujjo – Judith Nabakooba

November 19, 2020 · Mubiru Ali
Minisita wa ICT ne National Guidance Judith Nabakooba avuddeyo ku byabaddewo olunaku lw’eggulo; “Kibi nnyo ekyabaddewo olunaku lweggulo omwafiiridde abantu wamu n’okwonoona ebintu. Mukkakane, temukiriza kwekalakaasa wamu n’okujeemera ebiragiro, muyambe Uganda Police Force mukuzuula abamenyi b’amateeka abo.
Nzijukiza Bannayuganda nti buvunaanyizibwa bwabwe okuziyiza ekirwaddde kya #COVID-19, bwoba onabeera ku lukungaana fuba okulaba nti oyambala mask, mu kifo walina okubeerawo amazzi, ssabbuuni, ne sanitizer okukozesebwa abo abagenda okubeerawo.”