Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 227 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Byabakama goberera amateeka bijja kutambula – Eng. Badru Kiggundu

Eyaliko Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulnda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda Eng. Hajji Badru Kiggundu avuddeyo nakubiriza Ssentebe aliko kati…

Norbert Mao akiise embuga

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Maone banna Democratic Party Uganda – DP abeesimbyewo mu bifo ebyenjawulo, bakyaddeko…

Sivanga mu NRM era nkyaliwo – Amama Mbabazi

Eyaliko Ssaabaminisita wa Yuganda Amama Mbabazi John Patrick avuddeyo nategeeza nga bwakomyeewo neyegatta ku Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni…

Bbokisi z’obululu ezimu zituusiddwa nga tezirina seal

Seal zabbokisi ezimu ezebigenda okukozesebwa mu kulonda zituusiddwa ku offiisi z’akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda mu…

Doreen Kabareebe alumbye Bobi Wine

Omwolesi w’emisono Doreen Kabareebe nga yayatiikirira nnyo olw’ebifaananyi ebyoleka ebitundu byomubiri gwe naye avuddeyo nalumba Munnakibiina kya National…

Pulezidenti Museveni wakuggulawo Isimba Public Bridge

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero wakuggulawo olutindo olwa Isimba public bridge nga luno lulimu entindo bbiri ezigattibwa…

Ttiimu ya Kyagulanyi empya ekwatiddwa

Abantu abalala 17 ku ttimu ya Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine enoonya akalulu nabo bakwatiddwa Uganda Police…

Bebe Cool okuteeka famire yamunno ku social media olimba – Kanyomozi

Patrick Kanyomozi avuddeyo nayanukula Bebe Cool ku kya Bobi Wine okutwala abaana be ebweru; “Bwebakukuba amasasi wamu n’abakuumi…

Eyabba ssente mu Speke apartments alwatiddwa

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi ya…