Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Norbert Mao akiise embuga

January 7, 2021 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Maone banna

Democratic Party Uganda – DP abeesimbyewo mu bifo ebyenjawulo, bakyaddeko embuga nebasisinkana Katikkiro nebamwanjulira enteekateeka yaabwe eri Obwakabaka bwebanaaweebwa omukisa okukulembera eggwanga mu kulonda okujja.
Bwabadde abasisinkanye Katikkiro Charles Peter Mayiga abasabye basse nnyo ekitiibwa mu nkola etambulira ku mateeka kubanga kino kijja kumalawo akavuyo era kireetewo enkulaakulana. Agambye nti ensi mu Africa ezikulaakulanye, zissa ekitiibwa mu nkola y’amateeka.
Banna DP baguze Satifikeeti za kakadde kamu mwemitwalo asatu mwena (1,340,000) okuwagira emirimu gy’obwakabaka.