Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
Ttiimu ya Kyagulanyi empya ekwatiddwa
January 7, 2021 · Mubiru Ali
Abantu abalala 17 ku ttimu ya Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine enoonya akalulu nabo bakwatiddwa Uganda Police Force bwebabadde bava e Mbale enkya yaleero okudda e Namyingo. Abakwatiddwa kuliko abamawulire, abasawo ne bakannyama be.