Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Doreen Kabareebe alumbye Bobi Wine

January 7, 2021 · Mubiru Ali
Omwolesi w’emisono Doreen Kabareebe nga yayatiikirira nnyo olw’ebifaananyi ebyoleka ebitundu byomubiri gwe naye avuddeyo nalumba Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine olwokutwala abaana be ebweru;”Situlago kegenda mu maaso🙌🏽😭, Kyemugamba mulutuleseemu🤷🏽‍♀️. Naye Bobi Wine ogenda kusasula otya abo abafiiriddwa abantu baabwe nabo abali mu makomera?🤷🏽‍♀️ Kino kiraga nti wefaako wekka na famire yo.
Awo nebwentema🏃🏻‍♀️”