Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga alungamizza eggwanga ku kulonda okwengedde.

Abyogeredde mu lukungaana lwa bannamawulire ku Bulange enkya ya leero. Akubirizza abantu okwetaba mu kulonda, asabye ab’eby’okwerinda okukwata…

Poliisi egaanye emotoka zakasasiro mu Kampala n’emiriraano okuva nga 14-17

Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka kifulumizza ebiragiro ebigenda okugobererwa abagoba b’ebidduka n’abantu babulijjo okuva nga…

Poliisi tenakwata ku muntu yenna okuva ewa Bobi Wine – Patrick Onyango

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police avuddeyo; “Tufunye amawulire agatalina mitwe n’amagulu nga gatambuzibwa Hon.…

Kyagulanyi yetegese okwewamba naye tukimanyi – Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti; “Tulina amawulire agesigika nti Kyagulanyi Ssentamu Robert aka…

Poliisi terina gwekutte ewa Bobi Wine – Poliisi

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwetanaba kulumba ku maka Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nti wabula…

Mukuume akalulu nga temufuddeyo ku kibiina – Abesimbyeewo ku bwa Pulezidenti

Mu lukungaana lwa Bannamawulire olwawamu abesimbyeewo ku kifo ky’obwa Pulezidenti okuli; Gen. Mugisha Muntu Gregg (ANT), Kyagulanyi Ssentamu…

Tolina ku mugezi okukulembera eggwanga – Gen. Tumukunde

Gen. Henry Tumukunde: “Si kituufu nti ensi erina kukulemberwa bantu bagezi, olina kubeera nabusobozi bwokumanya omugaso gwokukungaanya n’okutegeka…

Pulezidenti alinga nsaka yamalwa, funa oluseke olulungi – Capt. Mike Mukula

Omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM ow’ebuvanjuba Capt. Mike Mukula avuddeyo nasaba abantu b’e Butebo…

Kati n’okuyita mu Kampala gwafuuka musango – POA

Patrick Oboi Amuriat owa Forum for Democratic Change oluvannyuma lw’okuteebwa okuva ku Uganda Police Force e Katwe;”Akakiiko kebyikulonda…