Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 382 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Katikkiro Charles Peter Mayiga alungamizza eggwanga ku kulonda okwengedde.

January 12, 2021 · Mubiru Ali
Abyogeredde mu lukungaana lwa bannamawulire ku Bulange enkya ya leero.
Akubirizza abantu okwetaba mu kulonda, asabye ab’eby’okwerinda okukwata abantu obulungi, mu bwesimbu, ate bakuume eddembe, asabye bannamawulire baweebwe omwagaanya okukola emirimu gyabwe awatali kutuusibwako bulabe kubanga bbo balaga ekyo ekituufu ekibaddewo awatali kyekuubira.
Asabye abeesimbyewo okukkiriza ebinaava mu kulonda ate bawengane ekitiibwa kubanga Uganda yakusigalawo.
Asabye akakiiko k’Ebyokulonda okubeera akeerufu nga kalangirira omuwanguzi.
Akubirizza abantu ba Buganda okulonda oyo omuntu anaasoosoowaza ensonga za Buganda era nga aziremerako.

office 2016