Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 382 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi egaanye emotoka zakasasiro mu Kampala n’emiriraano okuva nga 14-17

January 12, 2021 · Mubiru Ali
Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka kifulumizza ebiragiro ebigenda okugobererwa abagoba b’ebidduka n’abantu babulijjo okuva nga 14-17 January 2021. Ebimu ku biragiro bino biri nti; emotoka ezitambuza amafuta tezigenda kukirizibwa mu kibuga wakati, emotoka ezettisse omusenyu, amayinja, scrap, kasasiro n’ebintu ebirala ebitulika sizakukirizibwa ku nguudo mu Kampala n’emiriraano. Emotoka tezijja kukirizibwa kupaakinga ku nguudo, era ezo ezinasangibwa nga zirekeddwa ku nguudo zakugibwawo zitwalibwe ku Poliisi erinaanyewo era nnyiniyo yanasasulira kino.

office 2019 home business