Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 389 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi tenakwata ku muntu yenna okuva ewa Bobi Wine – Patrick Onyango

January 12, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police avuddeyo; “Tufunye amawulire agatalina mitwe n’amagulu nga gatambuzibwa Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ku mikutu gya Social Media nti amaka ge galumbiddwa enkya yaleero n’abakuumi be nebakwatibwa.
Twagala okubategeeza nti tewanabaawo kulumba kwonna wadde okukwata omuntu yenna okuva mu maka ge. Hon. Kyagulanyi takiriza bakuumi ba Poliisi kuyingira wuwe wadde misana oba kiro. Poliisi mu ttundutundu lino yalina okunoonya engeri gyesala ekitundu kino wamu n’okumuwa obukuumi kwekuteekawo emisanvu mu nguudo zonna ezigguka ewuwe.
Enkya yaleero emisanvu gino gigiddwawo nga tutegeka okutereeza ebyokwerinda mu kitundu kino.”

office 365