Poliisi terina gwekutte ewa Bobi Wine – Poliisi
Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwetanaba kulumba ku maka Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nti wabula babadde bagenze kuggyayo misanvu gyebaali bateekayo okwongera ku byokwerinda. Omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigire agamba nti Kyagulanyi alina abasirikale abamuweebwa Akakiiko k’ebyokulonda ababeera ebweru w’ennyumba ye era tewali akwatiddwa.
microsoft project 2016
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.