Breaking
News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga News: Ha ha haaa………Kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino News: Ssanyu Jjereere! Obuganda busagambiza
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 267 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

5 balumiziddwa mu kabenje akagudde ku Entebe Express Way

Abantu 5 balumiziddwa byansusso, 8 nebabuukawo n’ebisago ebitonotono mu kabenje akagudde ku luguudo lwa Entebe Espress Way loole…

MPOX azinzeeko Disitulikiti y’e Luweero

Abakulira eby’obulamu mu Disitulikiti y’e Luweero balabudde abantu bonna okwetanira Amalwaliro singa bafuna embeera gyebatategeera era basabiddwa okuddamu…

Kitalo! 6 bafiiridde mu kabenje e Kakira

Kitalo! Abantu 6 bafiiriddewo mbulaga n’abalala 8 nebaddusibwa mu malwaliro ng’embeera mbi ddala takisi eyakazibwako erya Drone bwetomedde…

Poliisi eyigga Omubaka John Kamara ku byokubba obululu e Kisoro – Elly Maate

Omwogezi wa Uganda Police Force owettunduttundu lye Kigezi Elly Maate, avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gw’Omubaka Munnakibiina kya…

Uganda Cranes ne South Africa ziyiseemu okugenda mu AFCON e Morocco

Ttiimu y’Eggwanga eyomupiira ogwebigere Uganda Cranes eyiseemu okugenda okwetaba mu kikopo kya AFCON 2025 e Morocco. Uganda Cranes…

Owa Independet awangudde akalulu e Kisoro

Akifeza Grace Ngabirano eyesimbyeewo ku Independent yalangiriddwa ngomuwanguzi ku kifo ky’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kisoro, naddirirwa eyakwatidde…

Poliisi terina ttaka e Kanawataka – Minisita Mayanja

Lyabadde ssanyu nakujaganya olunaku lweggulo abatuuze okuva mu zone 5 bwebabadde bazzibwa ku ttaka lyabwe. Abatuuze mu Zone…

Olukungaana lwa NUP e Nakasongola lugaaniddwa

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force n’amaggye…

Twakola kinene okumatiza abantu okukiriza Bobi Wine – Mpuuga

Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Tekyali kyangu kukulembera Kibiina kipya nga ababaka ebitundu 90 ku 100 bonna bapya mu…