Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 456 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Twakola kinene okumatiza abantu okukiriza Bobi Wine – Mpuuga

November 11, 2024 · Mubiru Ali
Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Tekyali kyangu kukulembera Kibiina kipya nga ababaka ebitundu 90 ku 100 bonna bapya mu Palamenti nga bangi kubbo baali tebakikiriza nti baali batuuse mu Palamenti. Twakola okusalawo okutaali kwangu okuva mu Democratic Party netusalawo okutandika era netweyunga ku kibiina ekipya.
Mu kaseera wetwaviirayo netutegeeza nti twali twagala okuwa Mw. Kyagulanyi (Bobi Wine) omukisa akulembera ekibiina ekipya, twalina okunnyonyola bekikwatako ennyo nti ono yani, abantu batono nnyo abaali bamumanyi olwebirowoozo bye mu byobufuzi.”
#ffemmwemmweffe