Breaking
News: Ssanyu Jjereere! Obuganda busagambiza
News: Eee……essaawa yonna!! lindirira.
News: Abatuuze be Nansana East ll ababadde bakedde okwekalakasa nga bawakanya eyalangiriddwa ku bwa Ssentebe nga bagamba nti si yeyawangudde, Uganda Police Force ebawewenyudde emiggo. Bano bagamba nti omukyala Munnakibiina ki National Resistance Movement
News
Uganda Cranes ne South Africa ziyiseemu okugenda mu AFCON e Morocco
November 15, 2024 · Mubiru Ali
Ttiimu y’Eggwanga eyomupiira ogwebigere
Uganda Cranes eyiseemu okugenda okwetaba mu kikopo kya AFCON 2025 e Morocco. Uganda Cranes ne Bafana Bafana eya South Africa zeziyiseemu mu Kibinja nga wadde tebanasamba mupiira gwankya.