Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 136 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abakedde okwekalakaasa olwa EACOP bayooleddwa

Waliwo ekibinja ky’Abavubuka nga 15 abakwatiddwa Uganda Police Force mu Kampala bano nga bagamba nti balwanirira butonde bwa…

Owa booda booda e Nansana atomedde abayizi bamukubye mizibu

Abatuuze e Nansana Kabumbi bavudde mu mbeera nebakuba omuvuzi wa booda booda ategerekeseeko erya Hassan naddusibwa mu ddwaliro…

Zaake bamukulisizza ebikonde bya Akol

Banakibiina ki National Unity Platform mu Disitulikiti y’e Mityana n’ebitundu ebirinaanyeewo bakedde mu maka g’Omubaka MP Zaake Francis…

Abantu abenjawulo bakyalidde ku mubaka Malende

Abantu abenjawulo batuuseeko mu Ddwaliro e Nsambya okukyalira ku Mubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende ali mu kujanjabwa…

Mwenyigire mu byobufuzi bwemuba mwagala okukyuusa Eggwanga lyammwe – Bobi Wine

Olunaku olwaleero nga bwerubadde mu bifaananyi Bannakibiina kya National Unity Platform nga batalaaga Disitulikiti ye Soroti. Omukulembeze wa…

Mwongere okulumya abatulinako ensaalwa – Minisita Joseph Kawuki

Minisita Joseph Kawuki Bwabadde alambika abaami ba Kabaka abaggya wamu n’abantu abeetabye mu ttabamiruka w’amaserengeta ga Africa Cape…

Zaake alina okunetondera kuba muto ku nze – Hon. Akol

Omubaka akiikirira Kilak North Anthony Akol; “Ndi muntumulamu nnyo naye bwonumbagana obeera nga alumbye enjovu. Kyekintu kyekimu ekyatuuka…

Abalonzi ba Zaake baneebazizza okumutimpula – Hon. Akol

Omubaka akiikirira Kilak North Anthony Akol avuddeyo neyewuunya engeri Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mityana Minicipality…

Eyaliisa omwana obubi bamusibye emyaka 35

Namwanje Stella 33 ngono yeyaliisa omwana empita mbi ssaako n’okumunyweesa omusulo eyalabikira mu katambi, Omulamuzi wa Kkooti Ento…