Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
Owa booda booda e Nansana atomedde abayizi bamukubye mizibu
November 11, 2024 · Mubiru Ali
Abatuuze e Nansana Kabumbi bavudde mu mbeera nebakuba omuvuzi wa booda booda ategerekeseeko erya Hassan naddusibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka nga bamulanga kutomera baana babiri ababadde bava ku ssomero.
Abatuuze bategeezezza nti ono abadde avugisa kimama.
#ffemmwemmweffe